Pular para o conteúdo
Publicidade

Yeremiya 18

Olugero lw’Omubumbi n’Ebbumba

1 Kino ky’ekigambo ekyajjira Yeremiya ekyava eri Mukama nti, 2 "Serengeta mu nnyumba y’omubumbi nkuweere eyo obubaka bwange." 3 Awo ne nserengeta eri ennyumba y’omubumbi ne mmulaba ng’akolera emirimu gye ku nnamuziga. 4 Naye ekintu kye yali abumba kyali kyonoonekedde mu ngalo ze, omubumbi kyeyava akibumbamu ekintu ekirala ng’akibumba nga bwe yasiima.

5 Awo ekigambo kya Mukama ne kinzijira nga kigamba nti, 6 "Gwe ennyumba ya Isirayiri, siyinza nze kubakola ng’omubumbi ono bw’akoze?" bw’ayogera Mukama. "Okufaanana ng’ebbumba mu mukono gw’omubumbi, bwe mutyo bwe muli mu ngalo zange, ggwe ennyumba ya Isirayiri.

Estes versículos te tocaram? Ore agora!

+581 estão orando agora.

Junte-se à corrente de oração.

Veja também