Pular para o conteúdo
Publicidade

Yeremiya 9

23 Bw’ati bw’ayogera Mukama nti,

"Omusajja omugezi aleme kwenyumiririza mu magezi ge,

oba omusajja ow’amaanyi okwenyumiririza mu maanyi ge

oba omugagga mu bugagga bwe.

24 Naye leka oyo eyeenyumiriza yeenyumirizenga mu kino:

nti antegeera era ammanyi,

nti nze Mukama akola ebyekisa

n’ebyensonga n’ebyobutuukirivu mu nsi,

kubanga mu byo mwe nsanyukira,"

bw’ayogera Mukama.

Veja também