6 Ne ndyoka ŋŋamba nti, "Laba nno, Mukama Katonda! Simanyi kwogera mu bantu, ndi mwana muto." 7 Naye Mukama Katonda n’aŋŋamba nti, "Toyogera nti, ‘Ndi mwana bwana;’ kubanga yonna gye nnaakutumanga gy’onoogendanga, era byonna bye nnaakulagiranga by’onooyogeranga.