11 Kubanga mmanyi enteekateeka ze nnina gye muli, enteekateeka ez’okubakulaakulanya so si okubakolako akabi, enteekateeka ez’okubawa essuubi era n’obulamu obw’omu maaso," bw’ayogera Mukama. 12 "Awo mulimpita ne mujja ne munsaba, nange ne mbawulira," bw’ayogera Mukama. 13 "Mulinnoonya ne mundaba bwe mulinnoonya n’omutima gwammwe gwonna.
Publicidade
Publicidade