12 Oyagala okuwangaala mu bulamu obulungi,
okuba mu ssanyu emyaka emingi?
13 Olulimi lwo lukuumenga luleme okwogera ebitasaana,
n’akamwa ko kaleme okwogera eby’obulimba.
14 Lekeraawo okukola ebibi, okolenga ebirungi;
noonya emirembe era ogigobererenga.