Pular para o conteúdo
Publicidade

Zabbuli 51:1,2,10,17

1 Onsaasire, Ayi Mukama,

ggwe alina okwagala okutaggwaawo.

Olw’okusaasira kwo okungi

nziggyaako ebyonoono byange byonna.

2 Nnaazaako obutali butuukirivu bwange,

ontukulize ddala okuva mu kibi kyange.

10 Ontondemu omutima omulongoofu, Ayi Katonda,

era onteekemu omwoyo omulungi munda yange.

17 Ssaddaaka Katonda gy’ayagala gwe mwoyo ogutegedde okusobya kwagwo.

Omutima ogumenyese era oguboneredde,

Ayi Katonda, toogugayenga.

Estes versículos te tocaram? Ore agora!

+581 estão orando agora.

Junte-se à corrente de oração.