Pular para o conteúdo
Publicidade

Zabbuli 91:1,2,14-16

1 Oyo abeera mu kifo eky’ekyama eky’oyo Ali Waggulu Ennyo;

aliwumulira mu kisiikirize kya Katonda Ayinzabyonna.

2 Nnaayogeranga ku Mukama nti, Oli kiddukiro kyange era ekigo kyange;

ggwe Katonda wange gwe nneesiga.

14 "Olw’okuba nga njagala kyendiva muwonya;

nnaamukuumanga, kubanga amanyi erinnya lyange.

15 Anankowoolanga ne muyitabanga;

nnaabeeranga naye mu biseera eby’akabi.

Ndimuwonya era ndimuwa ekitiibwa.

16 Ndimuwangaaza n’asanyuka

era ndimulaga obulokozi bwange."

Estes versículos te tocaram? Ore agora!

+581 estão orando agora.

Junte-se à corrente de oração.