Pular para o conteúdo
Publicidade

Salmos 116

6 Mukama alabirira abantu abaabulijjo;

bwe nnali mu buzibu obunene, n’andokola.

7 Wummula ggwe emmeeme yange,

kubanga Mukama abadde mulungi gy’oli.

8 Kubanga ggwe, Ayi Mukama, owonyezza omwoyo gwange okufa,

n’amaaso gange ogawonyezza okukaaba;

n’ebigere byange n’obiwonya okwesittala,

9 ndyoke ntambulirenga mu maaso ga Mukama

mu nsi ey’abalamu.

Veja também