Publicidade

Salmos 19

9 Okutya Mukama kirungi,

era kya mirembe gyonna.

Ebiragiro bya Mukama bya bwenkanya,

era bya butuukirivu ddala.

10 Ebyo byonna bisaana okuyaayaanirwa okusinga zaabu,

okusingira ddala zaabu ennungi ennyo.

Biwoomerera okusinga omubisi gw’enjuki,

okusukkirira omubisi gw’enjuki ogutonnya nga guva mu bisenge byagwo.

11 Ebyo bye birabula omuddu wo,

era mu kubigondera muvaamu empeera ennene.

Veja também

Publicidade
Bíblia Online Bíblia Online

Bíblia Online • Versão: 2026-06-22_10-02-25-