Publicidade

Salmos 27

1 Mukama gwe musana gwange n’obulokozi bwange;

ani gwe nnaatyanga?

Mukama ge maanyi ag’obulamu bwange;

ani asobola okuntiisa?

5 Kubanga mu biseera eby’obuzibu

anansuzanga mu nju ye;

anankwekanga mu weema ye,

n’ankuumira ku lwazi olugulumivu.

Veja também

Publicidade
Bíblia Online Bíblia Online

Bíblia Online • Versão: 2026-06-22_10-02-25-