Pular para o conteúdo
Publicidade

Salmos 29

3 Eddoboozi lya Mukama liwulirwa ku mazzi;

Katonda ow’ekitiibwa abwatuka,

n’eddoboozi lye ne liwulirwa ku mazzi amangi.

4 Eddoboozi lya Mukama ly’amaanyi;

eddoboozi lya Mukama lijjudde ekitiibwa.

5 Eddoboozi lya Mukama limenya emivule;

Mukama amenyaamenya emivule gya Lebanooni.

Veja também