Publicidade

Salmos 68

3 Naye abatuukirivu basanyuke

bajagulize mu maaso ga Katonda,

nga bajjudde essanyu.

4 Muyimbire Katonda,

muyimbe nga mutendereza erinnya lye;

mumuyimusize amaloboozi gammwe oyo atambulira mu bire.

Erinnya lye ye Mukama, mujagulize mu maaso ge.

5 Ye Kitaawe w’abataliiko bakitaabwe, ye mukuumi wa bannamwandu;

ye Katonda abeera mu kifo kye ekitukuvu.

Veja também

Publicidade
Bíblia Online Bíblia Online

Bíblia Online • Versão: 2026-06-22_10-02-25-