Pular para o conteúdo
Publicidade

Zabbuli 91

1 Oyo abeera mu kifo eky’ekyama eky’oyo Ali Waggulu Ennyo;

aliwumulira mu kisiikirize kya Katonda Ayinzabyonna.

2 Nnaayogeranga ku Mukama nti, Oli kiddukiro kyange era ekigo kyange;

ggwe Katonda wange gwe nneesiga.

3 Ddala ddala y’anaakuwonyanga omutego gw’omuyizzi,

ne kawumpuli azikiriza.

4 Alikubikka n’ebyoya bye,

era mu biwaawaatiro bye mw’onoddukiranga;

obwesigwa bwe bunaabanga ngabo yo okukukuumanga.

Estes versículos te tocaram? Ore agora!

+581 estão orando agora.

Junte-se à corrente de oração.

Veja também