6 Naaba mu ngalo zange okulaga nga bwe sirina misango;26:6 Okunaaba mu ngalo mu lujjudde, kaali kabonero akalaga ng’omuntu oyo bw’atalina musango
ne ndyoka nzija ku Kyoto kyo, Ayi Mukama;
7 ne nnyimba oluyimba olw’okwebaza,
olwogera ku bikolwa byo ebyewuunyisa.