Pular para o conteúdo
Publicidade

Zabbuli 27

1 Mukama gwe musana gwange n’obulokozi bwange;

ani gwe nnaatyanga?

Mukama ge maanyi ag’obulamu bwange;

ani asobola okuntiisa?

2 Abalabe bange n’abantu ababi bonna

bwe banannumba nga baagala okunzita,

baneesittala

ne bagwa.

3 Newaakubadde ng’eggye linaasiisira okunneebungulula,

omutima gwange teguutyenga;

olutalo ne bwe lunansitukirangako,

nnaabanga mugumu.

Estes versículos te tocaram? Ore agora!

+581 estão orando agora.

Junte-se à corrente de oração.

Veja também