Pular para o conteúdo
Publicidade

Zabbuli 41

1 Alina omukisa asaasira omunaku;

Mukama amulokola ku lunaku olw’akabi.

2 Mukama anaamukuumanga anaawonyanga obulamu bwe,

era anaamuwanga omukisa mu nsi;

n’atamuwaayo eri okwegomba kw’abalabe be.

3 Mukama anaamujjanjabanga nga mulwadde;

n’amuwonya mu bulumi.

Estes versículos te tocaram? Ore agora!

+581 estão orando agora.

Junte-se à corrente de oração.

Veja também