1 Ayi Mukama, obadde kifo kyaffe eky’okubeeramu
emirembe gyonna.
2 Ensozi nga tezinnabaawo,
n’ensi yonna nga tonnagitonda;
okuva ku ntandikwa okutuusa ku nkomerero y’emirembe gyonna, ggwe Katonda.